Omukazi Dorothy Nabulime eyasaasanira emikutu mikwanirawala ng’atuntuza omwana ow’emyaka 2, asibiddwa emyezi 18 mu nkomyo, lwakuyisa mwana ng’ekyokuttale. Wiiki ewedde Nabulime yasimbibwa...
Omumyuka w’Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Ahmed Lwasa, asabye abantu ba Buganda okuvangayo bawagire enteekateeka z’Obwakabaka naddala ez’ebyobulamu kuba ziri ku mulamwa...
Omubaka wa Kira Municipality Ssemuju Ibrahim Nganda ategeezezza nti tanafuna bukakafu nti ddala Mao agenda kumatiza Museveni gw’amanyi ayagala enyo obuyinza aweeyo...
Ennono ya Bungereza egamba nti amangu ddala nga Nnaabakyala oba Kabaka abaddeko aggye omukono mu ngabo, Nnamulondo egenderawo eri oyo abeera agirindidde...
Nnaabakyala wa Bungereza, Elizabeth II yabadde akyasinze okuwangaalira ku Nnamulondo ya Bungereza okumala ebbanga eddene nga agimazeeko emyaka 70 miramba. Nnaabakyala Elizabeth...
Muhangi with Rwebikoona jersey winners. It was another moment to remember for as Fortebet gave back to its clients and none client in the...
Akulira ekibiina ki National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) agamba nti okuyiganyizibwa okuliwo ku mulamuzi wa kkooti ensukkulumu Esther Kisakye...
Omutaka Kannyana Daniel Kiwana asisinkanye Kalidinaali Emmanuel Wamala ne boogera ku nsonga z’ Ekika ez’enjawulo n’engeri gyebasobola okwekulaakulanya. Ensisinkano eno eyindidde mu...
Kkooti Ensukkulumu mu Kenya ku Mmande yanywezezza William Samoei Ruto ku bwapulezidenti oluvannyuma lw’okugoba emisango 7 egibadde givunaanibwa nga Raila Odinga n’abalala...
Obwakabaka butadde omukono ku ndagaano y’okukolaganira awamu n’ekitongole ekitwala ebibiina by’obwegassi mu Uganda n’ekigendererwa eky’okutumbula obwegassi mu Buganda. Minisita Omubeezi ow’obulimi n’Obwegassi...
Recent Comments