Embeera yobulwadde embi Hon mohamed Ssegirinya gyalimu mu kkomera ng’ate Gavumenti egaanye okukkiriza yeeyimirirwe emutiisizza. Omu ku mukwano gw’e yategeezezza nti Hon...
Bannakibiina kya NUP ne opozisoni okutwaliza awamu batandise okwekolamu omulimu okulaba nti bafulula Pulezidenti Museveni alabika ng’ayagala kulemeza ababaka Ssegirinya Muhammed ne...
Omulamuzi wa kkooti enkulu e Mubende Emmanuel Baguma ku lw’okutaano nga 22 omwezi guno yasazizaamu okulondebwa kw’omubaka omukyala owa disitulikiti y’e Mityana...
Munnamateeka era omubaka akikirira mukono North mu palamenti kiwanuka Abudalh Mulimamayuuni ayogedde kumbeera yababaka banna abaggaliwa ku missngo egyenjawulo Ono bwabuziddwa engeri...
Bill Oxley owemwaka 79 ng’ono yali Mbega wa CIA abotodde ebyama n’akkiriza nga bweyatemulira gavumenti ya America abantu 17 wakati wa 1974...
Ssabadeconi w’eNdeeba mubulabirizi bwe eMukono Ven. Edward Kironde Balamaz wamu nebanadini abalala basinzidde kumamatikira go omukama wo oBunyala Ssabanyala Maj. Kimeze Mpagi Byarufu2 ag’omulundi ogwo...
Poliisi ye Masaka egudde emisango gy’ettemu ku bwanamukulu we kigo kye Bisanje e Masaka Fr.Richard Mugisha era n’emulagira okweyanjula ku kitebe kyaayo...
Ku lw’okuna lwa wiiki ewedde abakulu be bibiina 7 okugyako ekya NUP begasse ne batondawo ekisinde ekyatumiddwa People’s Front for Transition Red...
Wabalusewo okusiga omuguwa mu disitulikiti y’eKayunga wakati wabagala okufuna Kaadi ye ekibiina kya Nup okuvuganya mukalulu ko kujuza ekifo kya Ssentebe wa...
Pulesidenti Museveni okulabula akukoze akakasa eggwanga nga abayambi 3 beyabadde nabo eDubai bwe bazulidwamu ekirwadde kya Covid19. Ono agambye nti bagenze kudamu...
Recent Comments