Obwakabaka busabye Minisitule ekola ku nsonga z’ettaka okusazaamu ekyapa kya Hamis Kiggundu amanyiddwa nga Ham ekiri ku Bulooko nnamba 9, Poloti 923...
Omusumba w’obusumba bw’e Ndejje Mayanja Mukuye asabye abakulembezze buli omu ku ddaala lye mu Makindye – Ssabagabo Munisipaali okutambula nga bali bumu,...
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa, mwenyamivu olwa banna Uganda abakyaganye okwegemesa ekirwadde kya Covid 19, wadde nti government efubye okubanonyeza eddagala okwegemesa....
Omwami n’omukyala nga bafumbo okuva mu ggwanga ly’America abaasibwa mu kkomera e Luzira ku musango gw’okutulugunya omwana munnayuganda, gavumenti ebongeddeko omusango omulala...
Wofiisi ya kaliisoliiso wa government etongozza akakiiko akagenda okuyambako okulondoola abantu ababeera bakwatiddwa mu bulyake nga batwalibwa mu mbuga zámateeka era emisango...
Omubaka wa parliament akiikirira Serere mu district ye Bukedea Patrick Okabe afiiridde mu kabenje. Mmotoka kika kya Land Cruiser UBK 995F mw’abadde...
Kaanso ye kyengera eguddemu nabe oluvanyuma lwa meeya Walukaga Mathias okukulemberamu akakiiko ke nebeekandaga okufuluma olutuula lwa kanso nga entabwe eva ku...
Nabbambulira w’omuliro ateeberezebwa okuva ku masannyalaze asanyizaawo ennyumba z’abantu mu Ndeeba mu gombolola y’e Lubaga mu Kampala, mu kiro ekikeesezza leero. Ennyumba...
Abatuuze ku kyalo Ttakajjunge ku nsalo eyawula ekibuga Mukono ne ggombolola ye Nama bavudde mu mbeera ne bakwata abavubuka babiri abateberezebwa okubeera...
Omubaka Francis Zaake (Mityana munisipaali) si mumativu n’akakiiko ka Palamenti akamunoonyerezaako ku ngeri gye kaatandiseemu emirimu olw’okumuyita ku lunaku olulala ate ne...
Recent Comments