Amawulire

Museveni alagidde police okuzzaawo roadblocks ku nguudo.

President Yoweri Kaguta Museven alagidde police okuzzaawo bunnambiro emisanvu gyonna ku nguudo mwasanjala, olw’abazigu abeyongedde mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo.

Mu mwezi gwa October 2022, president Museven yalagira emisanvu gyonna gigibwewo, oluvannyuma lw’okufuna okwemulugunya mu bagoba ba mmotoka, olw’abasirikale okubanyuunyuta nga babakwatidde ku misanvu egyo.

Emisanvu egisinga obungi ku nguudo gyali gyassibwawo okukwasisa amateeka g’okulwanyisa okusaasaana kw’ekirwadde ki Covid 19.

Omwogezi wa Police mu ggwanga Fred Enanga agambye nti okuva emisanvu lwejaggibwawo, obumenyi bw’amateeka bubadde bweyongedde naddala obw’abazigu abateega abantu nebabanyaga, abalumba ebitebe bya police, abavugisa ekimama n’emirala.

Click to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Agasinze okusomebwa

To Top
// Infinite Scroll $('.infinite-content').infinitescroll({ navSelector: ".nav-links", nextSelector: ".nav-links a:first", itemSelector: ".infinite-post", loading: { msgText: "Loading more posts...", finishedMsg: "Sorry, no more posts" }, errorCallback: function(){ $(".inf-more-but").css("display", "none") } }); $(window).unbind('.infscr'); $(".inf-more-but").click(function(){ $('.infinite-content').infinitescroll('retrieve'); return false; }); if ($('.nav-links a').length) { $('.inf-more-but').css('display','inline-block'); } else { $('.inf-more-but').css('display','none'); } // The slider being synced must be initialized first $('.post-gallery-bot').flexslider({ animation: "slide", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, itemWidth: 80, itemMargin: 10, asNavFor: '.post-gallery-top' }); $('.post-gallery-top').flexslider({ animation: "fade", controlNav: false, animationLoop: true, slideshow: false, prevText: "<", nextText: ">", sync: ".post-gallery-bot" }); });