Ababaka ba palamenti Allan Ssewanyana owa makindye East ne Muhammed Sseggirinya owa kawempe North balumiriza babaka bannabwe okuva mu kibiina Kya National...
Okuva ssentebe wa disitulikiti ye mukono Rev. Peter Bakaluba Mukasa atuula mu Ntebe eno oyinza okugamba tenamugondera. Bakaluba yatandikira muntalo z’ettaka okutudde...
Enkalu zeyongedde mu bukulembeze bwa paaka enkadde oluvannyuma lw’okukakasibwa okutandika okukola nga kati obuzibu buli ku ani agenda okukulembera paaka eno. Paaka...
Abatuuze ababadde abakambwe okukira ensweera enkubeko bakkakkanye ku muvubuka eyasobezza ku mwannyina namala namutuga namuziika mu kinnya kya kaabuyonjo ebadde esimibwa, entiisa...
*Bamulabudde ku katwa ne bamaafiya abeesoma okumulwanyisa. EKLEZIA yalangiridde ng’ennaku z’omwezi 25/1/2022, Ssaabasumba Paul Ssemwogerere lwagenda okutuuzibwa ku ntebe mu butongole. Wabula...
Ebyama bitandise okuvaayo ku lukwe olutandise okupangibwa aba NRM okuggyako Bannayuganda eddembe ly’okwerondera Pulezidenti obuyinza obwo bulekerwe babaka ba Palamenti n’abakulembeze ba...
Omubaka wa municipaali y’eMukono Betty Nambooze Bakireke ategeezezza nga bwatawagira ekiragiro kya gavumenti kye yalagide abasomesa okubuusa abaana ebibiina nti abasomesa bawe...
MTN Uganda mu biseera bino ebyeggandaalo ly’ennaku enkulu eddizza ku bakkasitoma baayo ng’esala ku miwendo gy’amasimu og’omulembe agali ku katale. Nga...
BYA abel kawere Buzz Teenz awards 2021 ezawedde wiikendi eno ewedde ng’abavubuka bafundikira omwaka n’abayimbi wamu ne ba DJ abaganzi nga bino...
ABANENE omuli bannamagye abookuntiko nabakungu ba Gavumenti ya Pulezidenti Yoweri Tibuhabulwa Museveni eggwanga Lya America beryesimbyemu omwaka baguyingidde gubatujjira nyuma era waliwo...