Abantu baweze 10 abakafiira mu bubenje ku luguudo lwe Kampala – Gulu mu disitulikiti y’e Luweero ne Nakasongola mu bbanga lya wiiki...
Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti , Mathias Mpuuga ayogedde okutabula ebya Muhammad Ssegirinya bwe yeemulugunyizza ku ngeri hye yafuluma eggwanga okugenda...
Waliwo omulambo gw’omusajja ateeberezebwa okuba mu myaka 40 oguzuuliddwa mu kibangirizi kya Golf Course mu Kampala. Poliisi e Wandegeya etandikiddewo okunoonyereza ku...
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuggulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 31. Emikolo giri ku mbuga enkulu ey’Obakabaka mu...
Omuyimbi Mickie Wine akooye okukweka muninkini we omupya Pauline Kemigisha, n’agamba nti omukwano gw’alina gyaali gumusiiwa nga akaddaliddali era abaagalana bano beesunga...
Poliisi e Entebbe ezuddeyo amabaati 215 okuva mu yafesi ya ssabaminisita agamu kwago agalina okutwalibwa okugabirwa abannaku mu bitundu bye Karamoja. Gano...
Sipiika wa Palamenti, Anita Among agaanye okuggya omubaka wa Munisipaali y’e Kira, Ssemujju Nganda ku kifo kye nga akulira ababaka ba...
Munno okufuna embalig mu mukwano, emirundi egisinga kiva ku nsobi z’okola oba obunafu bw’olesa ate n’obiremerako. Mulimu abakola obwenzi mu mbeera y’okwesasuza....
Poliisi mu bitundu bye Kano mu ggwanga lya Nigeria eri mu kunoonya abakyala babiri (2) ku misango gy’okusobya ku musajja mu...
Poliisi e Kabalagala mu Kampala eri ku muyiggo gw’omutuuze w’e Kisugu Jeniffer Namubiru, ng’emulanga kugezaako kutta baana beyezaalira basatu. Kigambibwa olunaku lw’eggulo...