Poliisi etandiise okunoonyereza ku mulambo gw’omwana omuwala ogwazuuliddwa akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo ku Lwokubiri mu kibuga Mbale. Omulambo gwazuuliddwa mu kinnya kya...
Ssaabadiikoni w’eLugazi Alabudde abantu ba Katonda abetanira enkola y’okukebeza abaana baabwe omusai (DNA) kubanga eno nkola y’omulabe sitaani eriwo okutabangula emirembe mu...
Omusajja agambibwa okulwa ng’aperereza muk’omusajja okumuganza n’amugaana avudde mu mbeera ne yeekumako omuliro ne bamutwala mu ddwaaliro e Kiruddu gy’ali mu kufunira...
Omuwala eyabbye essimu ya kasitoma gwe yatwalidde emmere bamutiisizza okumuloga n’ayogera gye yagikwese . Yasoose kwegaana oluvannyuma yalabye bitabuse n’abuuza nannyini...
Poliisi y’ebidduka mu Kampala n’emiriraano eggadde enguudo eziva mu bitundu bye Nsambya ne Katwe okuyingira ekibuga, okusobozesa ebimmotoka biwetiiye ebiri ku mulimu...
Eyaliko president wa FDC Rtd Col.Dr Kiiza Besigye awabudde obukulembeze obuliko okuyimiriza enteekateeka zonna ezikwata ku by’okulonda mu kibiina, okutuusa nga...
Abajaasi ba UPDF nga bali wamu n’abajaasi b’e Congo, baliko abakyala 14 abagambibwa okuba abayeekera ba ADF be bawambye mu kikwekweto ekigenda...
Famire eyafiiriddwa abantu bana mu nnaku ssatu ez’omuddiring’anwa eri mu kusoberwa era abaasigaddewo bagamba nti tebamanyi kyakuzzaako olw’entiisa eno eyaguddewo. Ab’obuyinza...
Ensonga za Parish development model PDM mu district y’eKalungu zirinnye enkandaggo, ab’obuyinza batandise okukwata abaggya ku batuuze ssente mu lukujjukujju. Abakwatiddwa bali...
Eklezia ekeredde mu kiyongobero olwa mawulire gw’okufa kw’eyali ssaabasumba w’Essaza ly’e Mbarara Paul.K.Bakyenga. Okusinziira ku kiwandiko ekifulumiziddwa Cansala w’Essaza ly’e Mbarara,...