Diamond myaka 34 ku Lwokutaano yabadde Kololo mu kivvulu kya Comedy Store ekyasombodde abadigize okuva mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo. Ku siteegi,...
Poliisi e Kyengera ng’eri wamu nábakulembeze ba Kyengera Town council bagadde essomero lya Buhkar Primary school Mugongo A okumala wiiki namba...
Abamu ku bannakibiina kya FDC batudde mu nsinsinkano eyenjawulo, okusala amagezi ku ngeri gyebasobola okutaasa ekibiina kyabwe kyebagamba nti kyolekedde okutwalibwa...
Poliisi ekakasizza ng’abantu 15 bwebafiiridde mu kabenje dekabuse akaguddewo ekilo kya leero ku luguudo oluva e Fortportal okugenda e Kagadi. Akabenje kano...
Iran ekoze endagaano ne Uganda mw’egenda okuyita okugiyambako mu by’okusima amafuta n’okugasengejja eggwanga lisobole okugafunamu. Bino byayogeddwa Pulezidenti wa Iran, Ebrahim Raisi...
Omuyimbi Moses Ssali amanyikiddwa nga Bebe Cool ayongedde okulaga nti ddala kabiite we Zuena Kirema, mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala mu...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kagoma mu ggombolola y’e Nabweru mu Nansana Munusipaali oluvannyuma lw’okusanga omuwala ng’afiiridde mu kazigo mw’abadde asula. Afudde...
Abakulembeze mu bitundu bye Zanzibar nga begatiddwako ekitongole ekya Poliisi, batandise ekikwekweeto eky’okunoonya abasajja bonna abasibye enviiri bakwatibwe. Abakulembeze, bagamba nti bakooye...
Ensonda mu nkambi ya Besigye zikakasizza nti Lukwago yagaanye eby’okulekera Musumba nga yatandiise enteekateeka ne Ssemujju okutandika okuyiga obuwagizi bw’okutwala bukulembeze bw’ekibiina...
Abatuuze bokukyalo Nabusugwe mu Gombolola ye Goma mu district ye Mukono baguddemu enkyukwe, omwana owekyaka 3 agudde mu kinnya kya kazambi (septic...