MINISITA omubeezi owa Kampala ,Kabuye Kyofatogabye akakasizza nga bwe yasindikira Loodi meeya wa Kampala obubaka ku ssimu kyokka ono agamba ng’amusaba alekeraawo...
Kkeesi omubadde omulambo gw’abadde Minisita omubeezi ow’abakozi, Charles Engola, eyakubwa amasasi omukuumi n’amutta ku Lwokubiri lwa wiiki ewedde, ettikkiddwa mu herikopita n’etwalibwa...
Omuvubuka gwe bateeberezza okuba omubbi akiguddeko, omukazi atasiba zikweya bw’amukutte namukunguzza okumutwala ku poliisi ng’amulumiriza okumubbira TV ne ssente. Bino bibadde...
Musajja mukulu agambibwa okubba sente ezisuka mu kakadde mu kataale k’owino asindikidwa mu Nkomyo mu kkomera e Luzira oluvannyuma lw’okusimnibwa mu kkooti...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, agambye nti ssimusanyufu n’engeri omusirikale gwebetendekedde mu magye ga UPDF, okwesulamu jjulume natta mukamaawe, gwebaamuwa okumukuuma...
Poliisi egamba nti ensonga za kansala akiikirira abalema ku ggombolola e Busaana eyasangiddwa mu makaage nga atemeddwatemeddwa nga omulambo gwe gugang’alamye mu...
Ono ategeezezza nga bw’atandise olutalo lw’okulabisa Lukwago gw’agamba nti y’alemesezza Kampala okukulaakulana ng’azannya ebyobufuzi bye yagambye nti bya kisiraani n’okwerwanyarwanya nti...
Ensonda zitegeezezza nti enneyisa y’abazungu ey’okulemesa amakampuni gaabwe amagagga okuteeka ssente mu kusima amafuta ga Uganda . Nakyo kikyamutakuza omutwe nga y’ensonga ...
Museveni era yalonze Brig . James Kinalwa ng’akulira embeera z’abakozi n’emirimu mu UPDF. Ono alondeddwa mu kiseera ng’omujaasi wa UPDF Pte Wilson...
Omulamuzi wa kkooti Enkulu Isaac Muwata alagidde abavubuka 6 abali musango gw’okutta Maria Naggirinya okutandika okwewozaako bw’azudde nti obujulizi obwaleetebwa bulina engeri...