Abantu abawerako naddala abasuubuzi Bakonkomalidde ku mwalo e Lutoboka, emmeeri MV Kalangala ebadde erina okubasaabaza bweremereddwa okuva e kalangala okudda e Ntebbe....
Police ye Jinja eriko omusajja ategerekeseeko erya Salimu gweyigga, kigambibwa nti yasse eyali mukyalawe. Kigambibwa nti Salim yateeze Mary Asiyo e Bugembe...
Abatuuze bakukulumidde KCCA okulwawo okukola omwala oguyita mu kitundu kyabwe ekiyinza okuwa abafere omwagaanya ne baddamu okutunda poloti ezaasasulwa Omwala guno guyitibwa...
Uganda ekwataganye n’eggwanga lya South Africa okwongera kutumbula eby’obusuubuzi n’ebyobulambuzi bya mawanga gonna mu kaweefube w’okukulaakulanya Uganda. Bino byanjuddwa Odrek Rwabwogo omuwabuzi...
Amazzi: ku muntu asiiba, amazzi kikulu nnyo kuba gatwala ebitundu 60 ku 100 eky’obuzito bw’omuvubuka ate omukulu ebitundu 55 ku 100. Emmere...
Banno abavudde mu bitundu ebikola Uganda ebitaano okuli West Nile, North, East, West ne Central ku wikendi balagiddwa eri bannamawulire ku Serena...
Abatuuze ku kyalo Nalyamagonja mu Kasangati Town Council bakedde kwekalakaasa okw’emirembe nga balaga obutali bumativu olw’omugaga ategeerekese nga Kivumbi okukoonakoona oluzzi lwabwe. Ssentebe w’ekyalo...
Ennaku zino ekifo awagenda okuziikibwa omufu wafuuka akatale. Abantu baleetera bbokisi z’ebibala, ebyokunywa okuva ku sooda, amazzi n’ebitamiiza. Kuno kwebagatta n’opkutunda eddagala...
“For over twenty years I have been looking for capital to employ myself,” This was Kasoma’s first statement on picking his dream...
Mu kaweefube w’okumalawo ebbula ly’emirimu mu ggwanga, ekibiina ekivunaanyizibwa ku bigezo by’emikono n’ebyobusuubuzi ekya UBTEB kitandise okubangula abagolola ebigezo by’abayizi abakola amasomo...