Uganda ekwataganye n’eggwanga lya South Africa okwongera kutumbula eby’obusuubuzi n’ebyobulambuzi bya mawanga gonna mu kaweefube w’okukulaakulanya Uganda. Bino byanjuddwa Odrek Rwabwogo omuwabuzi...
Amazzi: ku muntu asiiba, amazzi kikulu nnyo kuba gatwala ebitundu 60 ku 100 eky’obuzito bw’omuvubuka ate omukulu ebitundu 55 ku 100. Emmere...
Banno abavudde mu bitundu ebikola Uganda ebitaano okuli West Nile, North, East, West ne Central ku wikendi balagiddwa eri bannamawulire ku Serena...
Abatuuze ku kyalo Nalyamagonja mu Kasangati Town Council bakedde kwekalakaasa okw’emirembe nga balaga obutali bumativu olw’omugaga ategeerekese nga Kivumbi okukoonakoona oluzzi lwabwe. Ssentebe w’ekyalo...
Ennaku zino ekifo awagenda okuziikibwa omufu wafuuka akatale. Abantu baleetera bbokisi z’ebibala, ebyokunywa okuva ku sooda, amazzi n’ebitamiiza. Kuno kwebagatta n’opkutunda eddagala...
“For over twenty years I have been looking for capital to employ myself,” This was Kasoma’s first statement on picking his dream...
Mu kaweefube w’okumalawo ebbula ly’emirimu mu ggwanga, ekibiina ekivunaanyizibwa ku bigezo by’emikono n’ebyobusuubuzi ekya UBTEB kitandise okubangula abagolola ebigezo by’abayizi abakola amasomo...
Abantu abasoba mu 40 ku kyalo Nkokonjeru B bali mu kutya okutagambika olw’omuti gw’amasannyalaze ogwamenyeka, nga guno gutadde obulamu bwabwe mu matigga....
Omusajja akwatidde omusiguze mu nju ng’asinda omukwano ne mukyala we buli omu n’ategeezza munne nga bw’asasula enju omukyala gy’asulamu! Omusiguze poliisi emuggalidde...
Bwe yabadde ayogera mu lukiiko ttabamiruka olw’ebyokwerinda by’ensi yonna olwabaddewo ku Lwomukaaga eyabadde mu kibuga Munich ekya Germany, Minisita wa China avunaanyizibwa...