Bajjaja abataka abakulu ab’obusolya basabye bazukulu babwe okukola obutaweera okukulakulanya obutaka bw’ebika byabwe wamu n’okubangula abaana babwe ku by’obuwangwa n’ennono zabwe. Okusaba...
Mu masomero getutuuseemu e Kalangala abayizi tebajumbidde nga ku ssomero lya Kibanga Primary School abayizi 100 bokka bebalabiseeko ku bayizi 867, ku...
Minisita wa Kampala Hajjati Minsa Kabanda akwataganye n’aba ffamire y’omugenzi Hajji Muhammad Katimbo okulaba butya bwe bakomyawo omulambo gwe ku butaka asobole...
Attidwa ye Duncan Lubanga ng’ono yabadde anaatera okutuuka mu makaage abazigu ne bamukuba ejinja ku mutwe ne begenda ne ssente. Abantu basabye...
Nabbambula w’omuliro akutte omuliro mu kibuga Mityana, asaanyizaawo ebintu bya bukadde na bukadde. Omuliro guno ogutannamanyika kweguvudde gwatandise ku ssaawa nga mukaaga...
Police e Kamuli ekutte omukyala Aine Kembabazi, agambibwa okuba nti abadde yeyita omusirikale w’eggye Lya UPDF naggya ku bantu sente. Omwogezi wa...
Abazigu abatanamanyika balumbye ka banka k’abegassi ku kyalo Nanguunga mu gombolola ye Ngogwe mu district ye Buikwe aka SAO-Ngogwe savings and credit,...
Eno y’emu ku bizinensi eyinza okuvaamu ssente ez’amangu kubanga amasomero agasinga gaasabye abayizi okuddayo n’ebitabo ebyenjawulo omuli ebiwandiikibwamu n’ebyeyabisibwa mu kusoma naddala...
Ebirungo bingi ebyongedwa mu mwoleso gw’ebyobulimi ogwa Harvest Money ogutegekedwa Vision Group efulumya ne Bukedde. Guno gwe mwileso gw’ebyobulimi n’obulunzi ogusinga obunene...
Ministry ya government ez’ebitundu ereese alipoota erumiriza olukiiko lwa ba kansala ba Kasese municipality,nti baali bateekateeka okuyisa etteeka eritumbula obufumbo n’omukwano ogw’ebikukujju...