Eyaliko president wa FDC Rtd. Col Dr. Kizza Besigye mwennyamivu olw’ekikolwa ky’okusiba Driver mu ssiga eddamuzi Stanly Kisambira, eyavaayo mu lwatu n’akukkuluma...
Omuvubuka eyabba embuzi ya muliraanwa we gumusse mu vvi, gwe yagibbako amusonyiye naye kkooti ebigaanyi n’emukaliga yeebake e Luzira okumala emyezi ebiri...
Poliisi etandise okunoonyereza ku musirikale waayo Kitiyo Alex No.1037 agambibwa okuba nti yekubye amasasi agamuttiddewo. Omusirikale Kitiyo myaka 47 abadde akolera ku...
Forever, it will be a moment to remember given the way Fortebet-Alex Muhangi soccer tour rocked Masindi. The tour was...
Omusajja eyakakkana ku Nnamukadde ow’emyaka 80 n’amukuba emiggo n’atuuka n’okukwata enkumbi n’asima ekinnya n’amuziika okukoma mu kifuba, kkooti egumusingisizza n’emulagira aliwe obukadde...
Omubiri gwa munnamawulire Stuart Mutebi abadde kafulu mu kuweereza emipiira gwatuusiddwa ku kkanisa ya St. Paul ku Lutikko e Namirembe aba Funeral...
Minisitule y’ebyobulamu esabye banaUganda okukolera awamu okulwanyisa obuli bwenguzi mu malwaliro okusingira ddala okulopanga abasawo abasaba enguzi okujanjaba abalwadde kisobole okuyambako munsonga...
Emmotoka lukululana ebadde etisse omuceere ekutte omuliro n’ebeengeya. Ebaddeko No. UAH 395M ng’ebadde eva Busia ng’edda Iganga. Abadduukirize bagamba nti emmotoka eno...
Abazigu abatannategeerekeka ababadde n’emmundu, balumbye ekibanda kya zzaala e Nateete ne basiba omukuumi ku miguwa ne bamenya oluggi ne bayingira ne banyaga...
Minisita Omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda, Owek. Joseph Kawuki awadde bannayuganda abawangaalira ebunaayira okwenyigira mu nteekateeka ezaateekebwawo Ssaabasajja Kabaka okulaakulanya abantu...