Ba ssentebe b’ebyalo 11 abakola omuluka gw’eKiti e Bukulula mu district y’eKalungu bayisizza ebiragiro mwebaweredde abasuubuzi bonna obutaddamu kutambuza nte mu kitundu...
Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Mathias Mpuuga Nsamba aloopye abachina abakolera wano mu Uganda abeeyita ba musiga nsimb, eri government yabwe...
Abebyobulamu mu ggwanga balabudde era ne bennyamira olw’omuwendo gwa bakyala abakozesa enkola ya kizaalagumba naddala mubitundu ebyomugoteko okubeera wansi . Bino babyogeredde...
PUTIN yesozze eddwaaniro mu Ukraine bw’akubye amawanga g’alwana nago eddolera ne gamwekangira mu ggwanga eryo ng’azzaamu abalwanyi be amaanyi bawage balumbe buto...
Munnayuganda omusuubuzi e South Africa kigamibwa nti obusungu bumulinnye n’akakkana ku mukazi we n’amufumita ebiso ebimuviiriddeko okufa. Poliisi y’e Pretoria ekutte Charles...
Mmeeya wa Kyengera, Mathias Walukagga katono asse abadigize enseko bwe yakabatemye nti obudde bwonna amaliriza okusoma ddiguli ku yunivaasite. Walukagga yasinzidde ku...
Bannamawulire mu ggwanga balabuddwa obutawubisibwa bantu abateeka ebyobufuzi mu pulojekiti za gavumenti ez’enjawulo wabula bazettanire basobole okwekulaakulanya wamu n’okweggya mu bwavu. Bino...
Omumyuka wa president wa Uganda Rtd Major Jesca Alupo alagidde abakulembeze mu kitundu ekyo okulwanyisa obutabanguko obweyongera buli olukya, buzingamya enkulakulana. Alupo...
Abamu ku Balangira n’Abambejja ne gye buli eno bakyebuzza ekibadde kikuumizza ekyama kino okumala emyakya 12 ate ne kibotolwa mu lujjudde mu...
Obwakabaka bwa Buganda buzzizza buggya enkolagana yabwo ne kkampuni y’ebyempuliziganya eya Airtel/K2 emyaka emirala esatu, ng’evujjirira emikolo emikulu mu Buganda. Airtel Uganda...