Mu nteekateeka eno abaami ba Kabaka bakuyambako okukubiriza abantu okwettanira ebibiina bya Pewosa, mwebagenda okuyiga okulima ppamba n’entegeka endala ez’enkulakulana. Omusomo guno...
Ministry y’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga eriko ebiwandiiko bya Sacco 1,050 eza Parish Development byegobye negaana okubiwa ensimbi olwóbutaba na bisaanyizo. Ebibalo ebivannyuma ebifulumiziddwa...
Museveni agambye nti amagye ga government ezasooka genyigira nnyo mu bikolwa ebyóbulyake nóbukenuzi saako okutulugunya abantu, ekyaviirako bannansi okwetamwa abajaasi. Alabudde amagye...
Ejjo nga 6 February lwe lunaku lw’ensi yonna olwassibwawo okulwanyisa omuze gw’okukomola abaana abawala (Female Genital Mutilation). Mu mawanga mangi naddala mu...
Abantu abakakasibwa nti bafudde ayise mu Turkey ne Syria,basoba mu 2300, ng’abasinga yabattidde mu tulo. Musisi ono abalirirwamu obuzito bwa mmagnitude 7...
Pulezidenti Museveni alaze ebyayamba eggye ly’akulembera okuwangula olutalo olw’emyaka etaano n’akuutira Bannayuganda okunyweza ebintu munaana. Yabyogeredde mu kukuza olunaku lwa Tarehe Sita...
Obunkenke bweyongedde wakati wa America ne China olwa bbaluuni omuli ebyuma ebikessi eyakubiddwa mu bwengula bwa America. Amerika ye yakubye bbaluuni eno,...
Abayizi mu masomero a’genjawulo e Iganga omuli aga gavumenti n’agobwannannyini abayizi tebajjumbidde olusoma olusoose, abasomesa ne bakubiriza abazadde okusindika abaana baabwe okusoma....
Akulira essomero lya Bishop’s SS Mukono Robert Kyakulaga, ategeezezza nti abaana baatandise okutuuka ku ssomero ku ssaawa 12 ez’oku makya era ng’omuwendo...
Bajjaja abataka abakulu ab’obusolya basabye bazukulu babwe okukola obutaweera okukulakulanya obutaka bw’ebika byabwe wamu n’okubangula abaana babwe ku by’obuwangwa n’ennono zabwe. Okusaba...