Omulamuzi wa kooti enkulu e mukono Henry Kaweesa akawangamudde, bwategezezza kooti nti ekitongole ekiramuzi tekirina sente kweyongerayo n’omusango oguvunanibwa eyali omusawo we...
Ppookino akubirizza bannamasaka okwaniriza enkulaakulana mu by’enfuna MTN bweyabadde eyigirizza bannamasaka engeri y’okwenyigira mu by’emigabo gyayo. Levis Sempiira eyakiikiridde Ppookino yeebaziza MTN...
KKAMPUNI ya MTN yaleetawo ebbugumu mu bantu bwe yalangirira engeri omuntu gyayinza okugula emigabo mu kkampuni eno nga yeeyambisa essimu ye. MTN...
MTN eyingidde omukago ne FUZU, omukutu ku mutimbagano ogukyasinze okufunira abavubuka emirimu mu buvanjuba bwa Africa. Kino kiddiridde MTN Pulse okusomesa omuvubuka...
Munnamagye Col Edith Nakalema akulira ekitongole kya State House ekirwanyisa enguzi agambye nti bamaze okufuna obukodyo okukakasa nti buli mulyi wa nguzi...
Eyaliko minista w’aguno naguli mu ofiisi ya pulezidenti era nga yaliko ssentebe wa NRM mu Buganda Al-Haji Abudu Nadduli atabukidde pulezidenti Museveni...
MTN Mobile Money Ltd eyongezza ku mewendo gy’obubonero bwa senkyu (Senkyu points) era nga kasitoma afuna obubonero 15 ku buli siringi 100...
Ekibiina ekigattta abasuubuzi mu Kampala ekya Kacita kivuddeyo ne kiwanjagila KCCA ekwatagane ne securite bagobe abasuubuzi bonna abatundira ku nguudo kubanga baleesewo...
Endooliito no kulwanagana mu bwa kabaka bwa Bugisu (UMUKUUKA) byeyongera buli olukya nga mukiseera kino wafubutuseeyo omulala ategeezezza Abamasaba nti ye Umukuuka...
Poliisi n’amagye byasazeko ekyalo Katooke ekisangibwa mu monicipaali ye Nansana, oluvuganya lw’okuzuula nti wabaddeyo omutujju eyabadde ne Bbomu gy’ategedde mu nnyumba mwensula...
Recent Comments