Ababbi, abatamanyiddwa bebijambiya, bayingiridde amaka g’omusirikale Faridah Nampima ne batta omukuumi we ne batwala ebintu ebiri mu bukadde 9. Ababbi, bazze nga...
Ensonda zitegeezezza nti Mayiga yasuubizza nga bw’agenda okuyambako pulezidenti Museveni okulwanyisa obwavu naddala nga bayita mu nkola eziteekeddwawo obwakabaka nga mwanyi terimba,...
Munnansi wa Buyindi akubiddwa amasasi agamutiddewo ku kizimbe kya Raja Chambers ku luguudo lwa parliamentary avenue mu kibuga Kampala. Attiddwa atanategerekeka mannya...
Poliisi y’e Nateete ekutte Moses Kawooya agambibwa nti aludde ng’amenya amayumba g’abantu n’okubatigomya mu Kibumbiro Zone e Busega. Abantu bazze beekubira enduulu...
Sipiika wa palamenti Anita Among akubirizza abayizi okubeera n’ebiruubirirwa mu bulamu byebatekeddwa okutuukiriza mu kaseera kebabyetagiramu era babikolerere baleme kulowooza nti mu...
MINISITA omubeezi owa Kampala ,Kabuye Kyofatogabye akakasizza nga bwe yasindikira Loodi meeya wa Kampala obubaka ku ssimu kyokka ono agamba ng’amusaba alekeraawo...
Kkeesi omubadde omulambo gw’abadde Minisita omubeezi ow’abakozi, Charles Engola, eyakubwa amasasi omukuumi n’amutta ku Lwokubiri lwa wiiki ewedde, ettikkiddwa mu herikopita n’etwalibwa...
Omuvubuka gwe bateeberezza okuba omubbi akiguddeko, omukazi atasiba zikweya bw’amukutte namukunguzza okumutwala ku poliisi ng’amulumiriza okumubbira TV ne ssente. Bino bibadde...
Musajja mukulu agambibwa okubba sente ezisuka mu kakadde mu kataale k’owino asindikidwa mu Nkomyo mu kkomera e Luzira oluvannyuma lw’okusimnibwa mu kkooti...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, agambye nti ssimusanyufu n’engeri omusirikale gwebetendekedde mu magye ga UPDF, okwesulamu jjulume natta mukamaawe, gwebaamuwa okumukuuma...
Recent Comments