Abanene ku ludda oluvuganya gavumenti okuli Dr. Kizza Besigye, Asuman Basaalirwa, Robert Kyagulanyi Ssentamu n’abalala bakkaanyiza okukolera awamu balwanyise ebikolwa by’okubba akalulu...
Abamu ku bantu abakwatibwa n’ababaka Muhammed Ssegiriinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West okubapangisa batemeteme abantu e Masaka mu...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yasekeredde amawanga g’abazungu naddala ag’omukago gwa ‘European Union’ agaagala akomya okukolagana ne Russia nga yategeezezza nti empalana ya...
Pulezidenti Yoweri Museveni yategeezezza nti ekimu ku nsonga ezaamulondesezza Ssenkaggale wa Democratic Party (DP), Nobert Mao kwekugatta Uganda, nga eriwamu era nga...
Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party (DP), Nobert Mao yategeezezza bannayuganda nti ensi ensubize eri kumpi era ye Musa ayogerwako mu Bayibuli agenda...
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yalonze Ssenkaggale wa Democratic Party (DP), Nobert Mao okubeera Minisita w’ensonga za Ssemateeka n’Obwenkanya nga wakayita olunaku lumu...
Bannayuganda ab’enjawulo bavuddeyo nebakolokota Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party (DP), olw’endagaano gyeyakoze ne Ssentebe w’ekibiina ki National Resistance Movement (NRM), Pulezidenti Yoweri...
Ssenkaggale w’ekibiina ki Democratic Party, Nobert Mao aliko ddiiru gyeyakutudde ne ssentebe w’ekibiina ki National Resistance Movementi (NRM) era Pulezidenti Yoweri Kaguta...
Ssaabawolereza wa Buganda era minisita wa gavumenti ezebitundu Owek. Christopher Bwanika yakalaatidde abantu ba Kabaka okwongera okwenyigira n’okuwagira enteekateeka z’obwakabaka nga erimu...
Obwakabaka bwa Buganda bututte abamu ku bantu abaagala okubba ettaka ly’ eggombolola ya Ssaabawaali Kapeke eriwerako yiika 4 nnamba mu kkooti enkulu...
Recent Comments