Embeera ku kitebe kya NUP e Kamwokya ebadde ya bunkenke nga baaniriza ebikonge okuva mu bibiina ebirala okuli DP, NRM ne FDC...
Eddy Kenzo pulezidenti w’ekibiina ky’abayimbi ekya Uganda National Musicians Federation awadde ensonga lwaki teyawagidde Alien Skin n’awagiramu Pallaso. Kino kiddiridde abawagizi ba...
Olwaleero, Minisitule y’ebyensimbi lw’egenda okusoma embalirira y’omwaka gw’ebyensimbi ogwa 2023/24. Embalirira eno yayisibwa dda Palamenti nga ya buwumbi 52,730 nga Minisita w’ebyensimbi...
Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye ekitongole ky’amawanga amagatte eky’eby’Obuwangwa ki UNESCO kisuumuse Amasiro g’e Kasubi omuli ennyumba Muzibwazaalampanga...
Omukuumi wa kampuni y’obwannanyini eya Azzar security company eyakategerekako erinnya limu erya Ronnie, agambibwa okuba ng’alina banne bakolaganye nabo nebalumba ebbaala mwebasanze...
Kazannyirizi Mondo Sseggujja amanyiddwa nga Ticha Mpamire katono akutule emitima abantu abaabadde mu kivvulu kya nnakinku w’okundiika ennyimba n’okuzitendeka Paul Ssaaka bwe...
Akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti, Mathias Mpuuga yennyamidde olw’embeera y’eddwaaliro ly’e Mukono olw’obutaba na bikozesebwa mu kujjanjaba abalwadde. Ono abadde n’ababaka...
Abomu Amerika bajjukidde abajulizi.Bannayuganda abawangaalira mu Amerika mu kibuga Boston bajjukidde abajulizi ba Uganda abattibwa olw’eddiini era wano Katikkiro Mayiga abasabye baleme...
Omusajja akwatidwa obusungu n’obuggya n’aggunda munne agakonde olw’okuba amulaba alya nkonko nga ye ali ku katogo ka byenda. Ndowooza bwavu oba oli...
Pulezidenti wa Rwanda, Paul Kagame agobye abajaasi abasukka mu 200 omuli n’abaamadaala aga waggulu. Mu b’agobye mwe mubadde Maj. Gen Aloys Muganga,...
Recent Comments