Minisita w’ Abavubuka, Eby’emizannyo n’ okwewummuzaamu mu Buganda, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu yasabye abantu bonna okwenyigira mu nteekateeka z’Obwakabaka ezigendereddwamu okutumbula embeera...
Togo erangiridde akaseera ak’akazigizigi mu bitundu byayo eby’omu bukiikakkono olw’abalwanyi b’akabinja ka jihadi abaalumba ekitundu ekyo, era Gavumenti eyungudde abaserikale abawanvu n’abampi...
Abadde atigomya ab’oku Kaleerwe bamukukunudde mu siringi y’ennyumba gy’abadde yeekukumye ku misango gy’omumenya amayumba mu Kawempe abatuuze, abantu bamuwaddeko obujulizi nti y’omu...
Abakulembeze e Kulambiro zooni V baweze ebyuma bya zzaala ku kitundu kyabwe. Bino bibadde mu lukung’aana olw’ekitundu kino ku poliisi y’e Kulambiro...
Lt Gen Muhoozi Kainerugaba, asabye kkooti etaputa Ssemateeka egobye omusango ogwamuwaabirwa olw’okweyagaliza obwapulezidenti n’okutegeka obubaga bw’amazaalibwa obw’emyaka 48 nga akyali mu majje...
Owek. Hajji Prof. Twaha Kigongo Kaawaase yakubirizza abantu okusooka okwettanira ebyobulambuzi mu nsi yaabwe nga tebanagenda bweru wa Buganda ne Uganda. Owek....
Kkooti ejulirwamu eggye ababaka okuli owa FDC Moses Attan owa Soroti East Division mu Soroti City n’owa NRM, Derrick Orone owa Gogonyo...
Musinguzi alabudde abakulembeze b’ebyalo ebiriko enkaayana okwetereeza ng’okulonda kw’obukiiko bw’abakyala tekunnabaawo. Akulira eby’okulonda mu disitulikiti ye Wakiso Tolbert Musinguzi alabudde abakulembeze b’byalo...
Oludda oluvuganya mu palamenti luganyi okwetaba mu kwogera kw’omukulembeze w’eggwanga ku mbeera y’ebyenfuna okugenda okubeera e Kololo. Oluvanyuma lw’okutuula kwa kabinenti ey’ekisiikirize...
Ssettendekero wa Muteesa I Royal University yayingidde omukago n’eggwanga lya Iran okugabana amagezi ku nsonga za Tekinologiya, Ennono awamu n’ebyenjigiriza okwongera okulaakulanya...