Olwokutano lwa sabiti ewedde ababaka ba palament balonze omukubiriza wayo okudda mu bigere byo’ mugenzi Rt Jacob Lakoli Olanyah eyaffira mu ggwanga...
Gavumenti bagiwadde amagezi okumalawo bbeyi y’ ebintu erinye ennyo. Nga bana uganda bali mu kusoberwa olw’ emiwendo gyebintu egirinye ennyo ensangi zino...
Abasuubuzi abakolera mu bizimbe bya Kampala basattira olwa bagagga bananyini bizimbe okwongeza amaduuuka nga buli dduuka balikubisizaamu emirundi ebiri abasubuzi kyebagambye nti...
Esonda okuva mu palamenti zitegezezza nti ababaka ba NRM 401 bawereddwa ebbaasa yabukadde 5 okubebaza okulonda Anita Among omubaka omukyala owa Bukedea ...
Bya Christine Kyongo ne Grace Alitujuna Obutakwaatagana, obutakkaanya okulwanagana n`okusika emiguwa mu bakulembeze ba city ye Mbale kwolekede okuzinngamya entambuza ye mirimu...
Kyewalabye Patrick Omukubiriza w’olukiiko lw’ eggombolola y’ ekyampisi mu district y’e mukono Richard Kaddu akangudde ku ddoboozi lwa bakansala butakola mirimu gyabwe.nga...
Omusubuuzi omwatikirivu mukibuga kya Masaka amanyikiddwa ennyo nga Lwasa Emmanuel Kaweesi, w’osomera bino nga gakaaba gakomba oluvanyuma lwa mukyala we Angel Kwakunda...
Ekyalipoota eyomunda erimu abantu abatuufu abagambibwa okwenyigira mu kutta omugenzi Andrew Felix Kaweesi okugaana okufulumizibwa kyongedde okutabula aba ffamire , securite ne...
Waliwo amawulire agali mu nkuubo za State House ne mu bitongole ebikessi nga galaga nga Pulezidenti Museveni bwaliko enkyukakyuka zagenda okukola essaawa...
Entalo ezigenda mu maaso mu Baminisita ba Pulezidenti Museveni abenjawulo zikanze abantu abamu nga bagamba nti Gavumenti eyuuga. Kigambibwa nti mu kabineeti...