Omusajja akwatidde omusiguze mu nju ng’asinda omukwano ne mukyala we buli omu n’ategeezza munne nga bw’asasula enju omukyala gy’asulamu! Omusiguze poliisi emuggalidde...
Bwe yabadde ayogera mu lukiiko ttabamiruka olw’ebyokwerinda by’ensi yonna olwabaddewo ku Lwomukaaga eyabadde mu kibuga Munich ekya Germany, Minisita wa China avunaanyizibwa...
Bino byogeddwa Rev. Fr. Anatole Kiriggwajjo bw’abadde akulembeddemu ekitambiro kya Mmissa ku ssande ku Klezia e Kamwokya mw’abatirizza n’omwana w’Omukrstu omu amanyiddwa...
Gavumenti ya Mozambique eggadde amasomero 90 okumala wiiki emu nga yeetegereza embeera y’amataba agavudde ku nkuba ey’amaanyi etonnye okumala ennaku eziwera n’ereka Disitulikiti...
Ba kkansala ku lukiiko lwa KCCA olufuga Kampala bakunyizza dayirekita, Dorothy Kisaka ne munnamateeka w’ekitongole, Caleb Mugisha nga babasaba babawe endagaano ezaaweebwa...
Janet Kataha Museveni akubye abayizi b’e Buddo akaama, “mukomye okwegomba abatutumufu abakola ebitakwatagana n’ebisomesebwa bayibuli.” Bino abyogedde bw’abadde aggulawo ekisulo ky’abayizi abawala...
Jewel Taylor, asabye abakulembeze b’amawanga ku lukalu lwa Africa okussa omulaka ku kutumbula eby’Amakolero nti y’engeri yokka Africa gy’eyinza okwekolera ku bizibu...
Daddy Andre olwalinnya ku siteegi n’agambirawo abawagizi be nti “nze sirina mubeezi era Valentine yange ye mmwe.”. Kino kyalese enduulu ey’amaanyi ng’esaanikidde...
Abavubuka 2 abagambibwa okwefuula abasaabaze ne bapangisa omugoba wa Bodaboda olwatuuka mu kkubo ne bamunyagako pikipiki ye baweereddwa empapula ezibasindika mu kkooti...
Abakulembeze ba LC 1 e Ganda mu gombolola ya Wakiso Mumyuka bali ku muyiggo gw’omusajja eyasiwuuse empisa n’akkakkana ku mukyalawe ku lunaku...