Ssemujju ategeezezza nti abaseculite babba nnyo ssebte ng’ebiseera ebisinga abanene basirika busirisi olw’obutaswala nga n’olumu entalo z’okugabana ssente ezibeera zibbiddwa zibaleetera okwekuba...
Ebivudde mu musaayi biwemudde ow’emyaka 83 bwe biraze nti, mutabaniwe ow’emyaka 52 eyafudde omwaka oguwedde mu kika gye yamugaba si gye baali...
Omukazi agambibwa okubba ebintu bya muganzi we n’addukira e Mukono poliisi emukutte n’ategeeza nti, muganzi we alina omuze gw’okuganza abawala abalina ssente...
Omulabirizi w’e Mukono Enos Kitto Kagodo akoze enkyukakyuka mu baweereza mu bifo eby’enjawulo mu bulabirizi. Mu nkyukakyuka zino ezibadde zirindiriddwa okuva lwe...
Joan Nassanga 25, mukozi wa bbaala ng’abeera Busega Kibumbiro mu Lubaga y’asindikiddwa ku Limanda e Luzira okutuusa nga July 3, 2023...
Abantu 5 ababadde batambulira ku pikipiki emu ekika Kya Boxer UFM 237K bafiiriddewo mbulaga, oluvanyuma lw’abadde ajivuga okwagala okuyisa emmotoka ekika kya...
Kats yavuddeyo n’ategeeza nga bw’atasiigangako Faith siriimu. Yagambye nti kimuluma nnyo abantu okumuwaayiriza nti yamusiiga embwa ng’enjogera bweri , naye nga baagenda...
Obutakkanya bwa Nnabagereka n’abe Mmengo bwasajjuka ku kiwandiko ekikambwe omutaka Kasujju Lubinga avunaanyizibwa ku baana ba Kabaka kye yafulumya ku leediyo eziwulirwa...
EKIBINJA ky’abalamazi abasoba mu 200 okuva mu bitundu by’e Mbarara, Isingiro, Kabale n’awalala balaze essanyu nga bayita ku lutindo lw’ekiseera lwe bateereddewo...
Minisita Omubeezi ow’ensonga z’e Karamoja era omubaka omukyala owa Buduuda, Agnes Nandutu ayagala okuwulira emisango egimuvunaanibwa mu kkooti ewozesa abalyake giyimirizibwe ng’agamba...
Recent Comments