Pulezidenti Yoweri Museveni alangiridde nti agenze mu kweyawula (Isolation) oluvannyuma lw’abasawo okumuzuulamu ekirwadde kya Covid 19 ku Lwokubiri lwa wiiki eno. Museveni...
Over 1000 People Receive Phones, Jerseys, T-shirts, Reflector Jackets, Pens, and Wristbands Fortebet, in a very special way, appreciated its clients in...
Eby’okusalako amazzi mu malwaliro ga government – Ssaabaminister Nabbanja abiyingiddemu. Ssaabaminister w’eggwanga Robinah Nabbanja ayise ensisinkano ey’amangu, okugonjoola ekizibu ky’amalwaliro ga government...
Entiisa ebuutikidde abatuuze mu kibuga Kyotera omuvubuka abadde akola ogw’obuzimbi Alozius Lubowa 21 bw’agudde mu kidiba ky’omugagga w’emigaati gya MJ e Kyotera...
Eyaliko omubaka wa Lubaga South munnakatemba Kato Lubwama mukama amujjuludde mu kiro. Kato Lubwama obulwadde bumugwiridde mu kiro, naddusibwa mu ddwaliro lya...
Omwana omwala ow’emyaka 8 afiiridde mu kire ky’enkuba efudembye mu district eye Mukono n’ebitundu ebiriranyeewo. Omwana afudde ye Shifula Ssesiriya Ogwala muwala...
Poliisi ekutte abayizi 54 abaasangiddwa ku ppaate ku kyalo Kibulooka, Nansana West Ward mu Monicipaali y’e Nansana mu disitulikiti y’e Wakiso. Abayizi...
Poliisi ekutte abantu 3 nga bonna bakozi mu dduuka lya mobile money ne money agent e Kaliisizo Kyotera eryanyagiddwako obukadde bwa shs...
Abeebyokwerinda ku kiggwa kya Bakatoliki e Namugongo baliko omuvubuka gwe bakutte oluvannyuma lw’okumulengera ng’adduka n’ensawo y’okumugongo eteeberezebwa okuba enzibe. Akwatiddwa ye Fred...
Poliisi n’abakulembeze mu Lusanja ekisangibwa mu Town Council ye Kasangati mu Wakiso baggalidde abantu 4, basangiddwa n’ebinyonyi bi Kalooli 15 ebiramu nga...
Recent Comments