Omusirikale Ivan Wabwire asindikiddwa ku limanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 7, June, 2023. Enkya ya asiimbiddwa mu maaso g’omulamuzi atwala...
Palamenti ereese etteeka eritongoza obufumbo bw’abawala abeefumbiza n’abalenzi abawalula bannaabwe. Sarah Opendi (mukazi/Tororo) y’aleese ebbago ly’etteeka lino erigenda okwanjulwa mu Palamenti ekiseera...
Poliisi mu district ye Luuka ekutte abasawo bekinnansi babiri abateberezebwa okusima amalaalo nebaggyamu ebisigalira by’omufu. Abatemeza mu kaduukulu ka poliisi e...
Omuliro gukutte ennyumba y’omutuuze bbebi ow’omwaka ogumu n’ekitundu n’asirikiramu kw’ossa n’ebintu byonna ebibadde mu nnyumba. Bino bibadde Mbuya mu Katoogo mu munisipaali...
Olutuula lwa Palamenti olw’okumakya lwongezeddwayo okutuusa mu ttuntu lya leero oluvannyuma lwa Minisitule y’Ebyensimbi okukola ennongoosereza mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi...
Ab’obuyinza e Mayuge baliko abafumbo bebakutte ku bigambibwa nti baayokezza omwana wabwe nga bamulanga okweyongeza enva z’ebyenyanja. Omwana eyayokeddwa emikono n’emimwa wa...
Ab’oluganda 3 basirikidde mu nnabbaambula w’omuliro akutte ennyumba mu kiro nga bebase. Abafudde kuliko maama n’abaana be 2, ku kyalo Kinaawa ku...
Sipiika wa palamenti Anita Among avuddemu omwasi ku ba minisita n’ababaka ba palamenti abatakiika mu palamenti n’agamba nti abantu ekika kino bebali...
Gavumenti ya Uganda etandise okubala abakozi baayo bonna okwetoloola eggwanga okusobola okubateekerateekera obulungi n’okuggyamu ab’empewo. Mu nteekateeka eno, buli mukozi wa government...
Zawadi 23, munnansi wa Congo nga mutuuze w’e Namungoona mu munisipaali y’e Lubaga y’asimbiddwa mu kkooti ya Nateete Rubaga e Mengo n’avunaanibwa...
Recent Comments