Poliisi y’e Senyi Lugazi mu disitulikiti y’e Buikwe ekutte omukyala malaaya ku misango gy’okutta omuvubi. Omuvubi Muyima Maisowe myaka 25 ng’abadde musajja...
Kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi e Kololo leero lw’esalawo ku kusaba kw’okweyimirirwa kwa minisita w’ensonga z’e Karamoja, Maria Gorreti Kitutu. Kitutu avunaanibwa ku...
Omwana omu afiiriddewo mbulaga ate abalala ababiri bafudde baddusibwa mu ddwaliro okufuna obujanjabi, oluvannyuma lwa lukululana okwabika emipiira n’ebasaabala. Lukululana eno kika...
Omusajja akutte mukazi we n’omusiguze mu mmotoka nga bali kwesa mpiki. Akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo ku Ssande, omukyala yasabye bba okugenda mu kivvulu...
Ekitongole kyámakomera mu ggwanga kisambazze ebigambibwa nti Minister w’ensonga ze Kalamoja omusibe Mary Gorret Kitutu nti yazize emmere mu komera, ng’atya nti...
Ssaabasumba w’Essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere yakulembeddemu Abakristu okutambuza ekkubo ly’omusaalaba okuva ku lutikko e Lubaga nga kuno kwetabiddwamu abakulembeze ku...
Mu Kawempe balaze ebiremezza amataba mu kitundu kyabwe ekivuddeko ebintu okwonooneka mu nkuba. Kawempe mulimu emiruka 22 n’ebyalo 119 kyokka byonna birina...
Abatuuze ku kyalo Bbeta mu ggombolola y’e Mugoye, mu disitulikiti y’e Kalangala bakubiddwa encukwe olw’okusanga mutuuze munaabwe ategeerekeseeko nga Peace Nambuusi 47,...
Omulamuzi wa kkooti ya City Hall Jane Tibakunzika asindise musajja mukulu Eid Mohamood Zingo ow’emyaka 62 mu nkomyo, avunaanibwa kusobya ku bazzukulu...
Police e Mbale ekutte abavubuka babiri abagambibwa okuba nti babadde bawa omuyizi w’essomero obutwa. Okusinziira ku police abakwate kuliko Were Abdu ow’emyaka...