President Yoweri Kaguta Museveni agambye nti tasobola kukkirizza ggye ly’amawanga magatte UN okujja okuwa obukuumi mu Uganda, nga bwekiri mu mawanga amalala...
Akulira akakiiko k’eddembe ly’obuntu aka Human Rights Commission Mariam Wangadya awandiikidde kooti y’amagye ne Ssaabawaabi w’emisango gya government Jane Francis Abodo, okulagira...
Poliisi mu district ye Soroti etandise omuyiggo gwÓmusawo wékinnansi ayitibwa Opolot Simon okuva mu district ye Kaperabyong eyagala annyonnyole ku ngeri ab’oluganda...
Mugisha Peter wa myaka 56 ebibala abitundira ku nguudo zomukibuga Kampala. Mugisha agamba nti yantandika omulimu guno mu mwaka gwa 2015 era...
Akulira abasawo b’ekinnansi abeegattira mu kibiina kya Nakazadde Uganda N’eddagala Lyayo nga ye ssentebe w’akakiiko k’ebyobuwanga mu Bwakyabazinga bwa Busoga, Patrick Mudhungu...
Ekibiina kya Butakoola Village Association for Development (BUVAD) e Kayunga kyongedde okusomesa abantu engeri y’okukozesa obucupa bwa pulasitiika okuzimba amayumba mu kaweefube...
Okufa kwa Asia Namirembe 25, kukubye abantu b’e Kamwokya ne Bannayuganda naddala ababadde bamugoberera ku ‘tiktok’ encukwe. Asia abadde akoze erinnya ku...
Omusuubuzi w’omu Kikuubo akubiddwa amasasi n’aweebwa ekitanda ng’apooca n’ebiwundu. Gerald Kafeero 35, nga musuubuzi wa bizigo mu Kikuubo era omutuuze w’e Bunnamwaya...
Abatuuze ku kyalo Kazinga ekisangibwa mu Town Council y’e Kyengera batwalidde amateeka mu ngalo ne batta omuvubuka gwe babadde bateebereza okuba omubbi...
Abakugu bannyonnyodde ekyavuddeko munnamawulire wa Bukedde Kuraishi Nsamba okufa. Omubiri gwa Nsamba gwekebejjeddwa ttiimu y’abasawo abakugu ab’omu ddwaaliro e Mulago nga beegattiddwaako...