Iran ekoze endagaano ne Uganda mw’egenda okuyita okugiyambako mu by’okusima amafuta n’okugasengejja eggwanga lisobole okugafunamu. Bino byayogeddwa Pulezidenti wa Iran, Ebrahim Raisi...
Omuyimbi Moses Ssali amanyikiddwa nga Bebe Cool ayongedde okulaga nti ddala kabiite we Zuena Kirema, mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala mu...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kagoma mu ggombolola y’e Nabweru mu Nansana Munusipaali oluvannyuma lw’okusanga omuwala ng’afiiridde mu kazigo mw’abadde asula. Afudde...
Abakulembeze mu bitundu bye Zanzibar nga begatiddwako ekitongole ekya Poliisi, batandise ekikwekweeto eky’okunoonya abasajja bonna abasibye enviiri bakwatibwe. Abakulembeze, bagamba nti bakooye...
Ensonda mu nkambi ya Besigye zikakasizza nti Lukwago yagaanye eby’okulekera Musumba nga yatandiise enteekateeka ne Ssemujju okutandika okuyiga obuwagizi bw’okutwala bukulembeze bw’ekibiina...
Abatuuze bokukyalo Nabusugwe mu Gombolola ye Goma mu district ye Mukono baguddemu enkyukwe, omwana owekyaka 3 agudde mu kinnya kya kazambi (septic...
Abatuuze babuutikiddwa entiisa omwana wa munnaabwe bw’asangiddwa nga asaliddwaako omutwe ne gugwa eri mu ngeri etannategeerekeka! ...
Omuyimbi Diana Nalubega n’okutuusa kati akyewuunya omutima gwa muyimbi munne Patrick Mulwana amanyiddwa nga Alien Skin owa Sitya Danger. ’Bannange ekituufu kiri...
Bbomu ekika kya guluneedi esattizza abatuuze b’e Makerere – Kavule mu munisipaali y’e Kawempe ne bayita poliisi bukubirire okutaasa embeera. Bbomu...
Ekibiina kya FDC kisabye akakiiko k’eby’okulonda okwanguwa okutegeka okulonda kwa bassentebe b’ebyalo kisobozese emirimu okutambula obulungi. Bwe yabadde ayogerako eri bannamawulire ku...